Tukirize NUP batusinga okukolera awamu – Cedric Babu Ndilima

Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM, eyali yesimbyeewo ku kifo ky’Omubaka owa Kampala Central Cedric Babu Ndilima; “Sikiriziganya n’ebintu ebisinga obungi National Unity Platform – NUP bweyimiriddeko, wabula njakuteeka omukono gwange mu kifuba nengamba nti kikumi ku kikumi balina omutima gw’okukolera awamu. Wabula ffe nga NRM tulina okukiriza embeera nga bweri tukyuuse mu ndowooza gyetulina ku muzannyo gwebyobufuzi.”

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply