Omubaka Mathais Mpuuga Nsamba avuddeyo nategeeza nti kigenda kubeera kya bulabe nnyo era ekyoleko obujega obwekika ekyewaggulu singa Bannankyuukakyuuka banakola obulagajjavu nebagenda mu kalulu ka 2026 nga tewali nnongoosereza zebalwaniridde okulaba nti ziteekebwa mu Mateeka agaluŋŋamya ebyokulonda mu Ggwanga.
Ono asabye Bannabyabufuzi ne Bannankyukyuka bonna okuvaayo bamuwagire mu kaweefube gwaliko okulaba nga waliwo ennongoosereza ezikolebwa mu mateeka g’ebyokulonda mu Ggwanga.
#ffemmwemmweffe
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.