Breaking
News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,354 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Eyasobya ku muyizi w’e Kyambogo yasooka kwekatankira Viagra

August 14, 2024 · Mubiru Ali
Omuwaabi wa Gavumenti avuddeyo nategeeza Kkooti olunaku olwaleero nti omusomesa ku Ssetendekero wa Kyambogo Dr. Eron Lawrence eyasobya ku muyizi atanetuuka alina obuzibu bwokulaba yasooka kumuteekera biragalalagala mu byokunywa nga tanamusobyako.
Era ategeezezza Kkooti nti ono yagenda mu maaso neyekamirira eddagala lya Viagra okusobola okutengerera.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe