Teri kukubira bba wange mizinga, abadde tayagala mmundu – Muky. Namatovu

Jemima Namatovu, Nnamwandu wa Dr. Ssemogerere agaanye ekyokukubira bbaawe emizinga nga Gavumenti bweyabadde etegese. Ono agamba nti bbaawe mu bulamu bwe yakyaawa nnyo emmundu.

Ba Katikkiro Abaawummula Owek Joseph Mulwanyamuli Ssemwogerere ne Owek JB Walusimbi basiibudde omugenzi Dr. Paul Kawanga Ssemogerere e Nattale – Nkumba mu Busiro

Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister yakiikiridde Gavumenti yawakati mu kuziika Munnakibiina kya Democratic Party Uganda Dr. Paul Kawanga Ssemogerere.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply