Teri akirizibwa kugula ttaka mu ntobazi – Pulezidenti Museveni

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Teri akirizibwa kuzimba oba kugula ttaka mu ‘Road Reserve’ oba olutobazi. Ssente zo zijja kufiira bwereere ate tetujja kuliyirira.
Ebyapa byo bijja kusazibwamu. Okutaataganya entobazi obeera oyonoona butonde bwansi, n’okulimiramu omuceere nakyo kirina okukoma.
Njakufuna obudde nzijje mu Buvanjuba bwa Yuganda twogere kukyokulimira omuceere mu ntobazi. Lwakiri olundiramu eby’enyanja kuba bireete ssente zezimu ate nga okuuma n’entobazi n’okukozesa omuddo gwomuntobazi okubikka ennimiro zammwe.”
Share.

Leave A Reply