
Temututiisatiisa nabyakutujjako buyambi – Sipiika Among
Sipiika wa Palamenti Anita Among; “Mutuggyeeko obuyambi bwemuba kyemwagala, nfuna okutiisibwatiisibwa nti tugenda kufiirwa obuyambi ku ddagala lya siriimu. Bwemubusalako tukole tutya? Mbu mugenda kungaana okugenda mu Amerika! Ani abagambye nti netaaga nnyo okugendayo?!”