Temunsibako matu gambuzi – Kkansala James Mubiru

Kkansala era Munnakibiina kya National Unity Platform James Mubiru avuddeyo nasambajja ebibadde bitambuzibwa ku social media, emikutu gy’amawulire wamu n’omubaka wa Palamenti owa Kasambya County Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Hon. David Kabanda akitadde ku mukutu gwe ogwa twitter nawandiika nti ‘Era tetuyina kyetubagamba?’ ngeraga nga bwakiikidde ekibiina kye ekya NUP ensingo olwobutamuyamba kufuna bujanjabi natuuka n’okuwandiikira Ssaabaminisita Robinah Nabbanja ngamusaba obuyambi bwa ssente agenda ajanjabwe. Agaba nti waliwo Bannabyabufuzi abali emabega waakino.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply