Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,341 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Tag: news

Abasomesa abakubye omuyizi basindikiddwa ku alimanda

Omulamuzi w’eddaala erisooka owa Kkooti y’e Ntungamo, Nassuuna Sharon asindise abasomesa 2 abalabikidde mu katambi nga bawewenyula omuyizi…

Atingi-Ego alondeddwa ku bwa Gavana bwa BOU

Micheal Atingi-Ego alondeddwa okubeera Gavana wa Bbanka Enkulu eya Uganda, ye Augustus Nuwagaba alondeddwa okubeera omumyuuka we. Atingi-Ego…

Waliwo abanwanyisa nga Babazungu bebawa ssente – Prof. Nawangwe

Prof. Barnabas Nawangwe avuddeyo nayanukula abo ababadde bamubuuza ebiwandiiko bye ebyobuyigirize nga bagamba nti ono talina wayolekera nti…

Sigula nga ku kkaadi ya NUP ebyo bigambo byabantu – Nalukoola

Munnamateeka Erias Luyimbazi Nalukoola avuddeyo natangaaza ku bibadde bitambuzibwa nti yagulirira okufuuna kkaadi y’ekibiina kya National Unity Platform…

Abalamuzi si bebafuga Eggwanga – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Ekirungi, Eggwanga lino terifugibwa Balamuzi. Likulemberwa bantu – ffenna Bannayuganda, bakulu ekimala okulonda. Ku…

Tetunafuna kiragiro kuva wa Attorney General kuyimbula Besigye – Byabashaija

Bannamateeka ba Rtd Col. Dr. Kizza Besigye ne Hajji Obeid Lutale Kamulegeya bakedde mu offiisi ya Commissioner General…

Nalukoola naye yesowoddeyo okusaba kkaadi ya NUP

Munnamateeka Luyimbaazi Erias Nalukoola naye olunaku olwaleero atutteyo empapula ze ku kitebe kya National Unity Platform okusaba okuweebwa…

Poliisi erabudde Bannayuganda ku bafere

Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nti bafunye okwemulugunya okuwerako ku bafere nga bano betannira…

Amaggye tetugetaaga mu kulonda, Poliisi emala – Palamenti

Palamenti egobye okusaba kwa UPDF okwobuwumbi 138 nga zino zibadde zakweyambisibwa mu kulondoola kalulu ka 2026. Palamenti etegeezezza…