Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,385 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Abasomesa abakubye omuyizi basindikiddwa ku alimanda

February 12, 2025 · Mubiru Ali

Omulamuzi w’eddaala erisooka owa Kkooti y’e Ntungamo, Nassuuna Sharon asindise abasomesa 2 abalabikidde mu katambi nga bawewenyula omuyizi emiggo okukira abazikiriza omuliro ku alimanda okutuusa nga 4 March.
Aneb Mwesigye 31, ne Twesigye Naboth 30 nga basomesa ku Standard College Rweshamaire bakwatiddwa ku katambi nga bakuba omuyizi owa S.2 Brain Akampa 16, nga bamulanga okutoloka ku ssomero ate nakomawo ngayisiye amagengere. Bano bavunaaniddwa emisango 2 okuli; okutuusa obuvune ku mubiri gw’omuntu wamu n’okulumya omuntu. Bano oluvannyuma lwokubulwa ababeyimirira basindikiddwa mu kkomera okutuusa nga 4 March.
#ffemmwemmweffe