Sigula nga ku kkaadi ya NUP ebyo bigambo byabantu – Nalukoola

Munnamateeka Erias Luyimbazi Nalukoola avuddeyo natangaaza ku bibadde bitambuzibwa nti yagulirira okufuuna kkaadi y’ekibiina kya National Unity Platform – NUP nti yawa Chairman Nyanzi obukadde 330. Nalukoola ategeezezza nti tayogerangako na Chairman Nyanzi nti era nebitambuzibwa ku mikutu gya Social media matu gambuzi agawedde emirimu agagendereddwamu okuggya abantu ku mulamwa.
Counsel Erias Luyimbaazi Nalukoola has cleared the air regarding rumors about paying for a NUP Party ticket, stating that he has never spoken to Chairman Nyanzi and what’s circulating on the internet is pure propaganda. He emphasized that the claims are false and misleading.
#ffemmwemmweffe

Leave a Reply