Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,422 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Waliwo abanwanyisa nga Babazungu bebawa ssente – Prof. Nawangwe

February 10, 2025 · Mubiru Ali

Prof. Barnabas Nawangwe avuddeyo nayanukula abo ababadde bamubuuza ebiwandiiko bye ebyobuyigirize nga bagamba nti ono talina wayolekera nti yasoma ddiguli esooka nagimalako; “Oluvannyuma lwe wiiki eziwerako ngababuulizi bokunguudo wamu nabo abateekebwamu ssente bakyeruppe banumba ku byobuyigirize byange, nsazeewo mbibawe mwenna mubimanye. Ndowooza kino kijja kumalawo byonna ebikolebwa okuntiisatiisa nga ngezaako okumalawo ebikolwa ebyefujjo ku ssetendekero w’abaddugavu asinga ku Nsi okusobola okumufuula ow’enjajwulo.”
Ekibuuzo Prof. Nawangwe kiri nti nga toneyongerayo ku ddiguli eyookubiri (Master’s) esooka (Bachelor’s) wagimalirize era yaaki?
#ffemmwemmweffe