Abalamuzi si bebafuga Eggwanga – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Ekirungi, Eggwanga lino terifugibwa Balamuzi.
Likulemberwa bantu – ffenna Bannayuganda, bakulu ekimala okulonda. Ku nsonga ya Ssemateeka n’ensonga endala, twefuga bulungi n’akalulu kekikungo oba okukola enoongosereza mu ssemateeka oba amateeka nga kikolebwa mu Palamenti.”
Leave a Reply