Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,366 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Tag: news

Okuwummula n’okufa kwabalamuzi byebimu kubirwiisiza okuwa ensala yaffe – CJ Owiny-Dollo

Ssaabalamuzi Alphonse Owiny-Dollo ategeezezza nti omuliro ogwakwata Kkooti Ensukkulumu, okuwummula kwomulamuzi Paul Mugambwa, ne Ezekiel Muwanguzi wamu n’okufa…

Kabazuguluka addizibwe ssente ze zonna zayonoonye mu musango – Omulamuzi Tuhaise

Omulamuzi Persy Night Tuhaise avuddeyo nawa ensala ye nategeeza nti okuvunaana omuntu omusango gwonna kulina kukolebwa DPP. Ono…

Namwandu wa Ssegiriinya yesowoddeyo okumuddira mu bigere

Omu ku bakyala b’omugenzi Muhammad Ssegiriinya aka Mr Updates , Twahira Ssegiriinya avuddeyo olunaku olwaleero nalangirira nga bwagenda…

NRM gweyawadde kkaadi si mutuuze w’e Kawempe – Karadi

Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM mu Kawempe North bavuddeyo nebalaga obutali bumativu bwabwe ku ngeri Faridah…

GCM erina kuwozesa b’Amaggye so ssi bantu babulijjo – Justice Mugenyi

Omulamuzi Monica Mugenyi ategeezezza nti Kkooti y’Amaggye Kkooti etuukiridde erina obuyinza okuwozesa Bannmaggye ba UPDF ababa bazizza emisango…

Kkooti y’amaggye tesobola kuwa nsala y’amazima nabwenkanya – Omulamuzi Bamugemereire

Omulamuzi Catherine Bamugemereire mu nsala ye agamba nti yandiyimirizza emisango gyonna egigenda mu maaso mu Kkooti y’Amaggye okuleka…

IGG atandise okunoonyereza ku Uganda Land Commission

Abakungu okuva mu offiisi ya kaliisoliiso wa Gavumenti olunaku olwaleero bagenze mu offiisi ya Uganda Land Commission mu…

Kitalo! Akulira ISO afudde

Kitalo! Director General wa Internal Security Organization (ISO), Brig. Gen. Charles Oluka, afudde. Ono afiiridde mu Ddwaliro e…

Obuwumbi obusoba mu 200 bwakugulira bakungu ba Gavumenti ngatto namasuuka – Ssemujju

Minisita w’Ebyenfuna ku ludda Oluvuganya Gavumenti Omubaka akiikirira Kira Municipality Ibrahim Ssemujju Nganda avuddeyo nategeeza Palamenti nga mu…