Omu ku bakyala b’omugenzi Muhammad Ssegiriinya aka Mr Updates , Twahira Ssegiriinya avuddeyo olunaku olwaleero nalangirira nga bwagenda okwesimbawo ku kifo kyomubaka wa Kawempe North okuddira omwami we mu bigere eyava mu bulamu bwensi. Ono yesimbyeewo ku bwannamunigina.
Bya Khalid Kintu