Okuwummula n’okufa kwabalamuzi byebimu kubirwiisiza okuwa ensala yaffe – CJ Owiny-Dollo

Ssaabalamuzi Alphonse Owiny-Dollo ategeezezza nti omuliro ogwakwata Kkooti Ensukkulumu, okuwummula kwomulamuzi Paul Mugambwa, ne Ezekiel Muwanguzi wamu n’okufa kw’abalamuzi Apio Aweri ne Stella Arach zezimu ku nosnga ezirwiisizzaawo okuwa ensala yaabwe ku bantu babulijjo okusigala nga bavunaanibwa mu Kkooti yamanye oba nedda.

CJ Owiny-Dollo cites the fire that gutted the Supreme court, the retirement of justices Paul Mugambwa, Ezekiel Muwanguzi & demise of justices Opio Aweri & Stella Arach as the reasons for taking over 4yrs to deliver judgement on whether civilians should be tried in army courts.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe

Leave a Reply