NRM gweyawadde kkaadi si mutuuze w’e Kawempe – Karadi

Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM mu Kawempe North bavuddeyo nebalaga obutali bumativu bwabwe ku ngeri Faridah Nambi gyeyaweereddwamu Kkaadi okukwatira ekibiina bendera kukujuza ekifo ky’Omubaka wa Kawempe.
Abamu bawuliddwa nga bagamba nti ono si namutuuze mu Kawempe nga bweyabuuziddwa gyabeera ngabategeeza nga offiisi ye bweyagitadde ewa Mbogo.
Hajjat Hanifah Karadi agamba nti babagambye bugambi nti kkaadi bagiwadde Nambi ye kwekusalawo okwesimbawo ku bwannamunigina.
Bya Khalid Kintu
Leave a Reply