News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisangoNews: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOWTokammalirawo▶ UP NEXTMukulikeeyo4:00 PM - 6:00 PM
Bannamateeka bEkibiina ki National Unity Platform okuli Hon.
November 13, 2025 · Radio Simba
Bannamateeka b’Ekibiina ki National Unity Platform okuli; Hon. Shamim Malende ne Tumukunde Joshua bali ku Kkooti e Lyantonde gyebagenze okulaba nti Bannakibiina 5 abatwaliddwawo bakirizibwa okweyimirirwa. Bano bayegeezezza nti Kkooti egenda kuddamu okutuula omulamuzi awe ensala ye kukusaba kwabano. #ffemmwemmweffe