Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,003 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

GCM erina kuwozesa b’Amaggye so ssi bantu babulijjo – Justice Mugenyi

January 31, 2025 · Mubiru Ali
Omulamuzi Monica Mugenyi ategeezezza nti Kkooti y’Amaggye Kkooti etuukiridde erina obuyinza okuwozesa Bannmaggye ba UPDF ababa bazizza emisango nga bakyali mu buweereza. Ono ayongeddeko nti omuntu wabulijjo yenna ayambako omusirikale wa UPDF okuzza omusango naye butereevu abeera alina kuvunaanibwa mu Kkooti eno.
Wabula awabudde nti Kkooti eno eyongerweko Abalamuzi ababulijjo nga balondebwa DCJ ate ne Bammemba ba UPDF abatuula ku Kkooti eno balondebwe JSC.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe