Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 285 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Archive

Tag: news

Nkyalidde Besigye nemusaba addemu okulya – Minisita Baryomunsi

Minisita avunaanyizibwa ku kulungamya Eggwanga nebyamawulire Dr. Chris Baryomunsi avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X nategeeza nga bwakyalidde…

Abantu abali ebweru w’Eggwanga temwerabira buvo bwammwe

Katikkiro Charles Peter Mayiga akubirizza abantu ababeera ebweru w’Eggwanga, America, Bulaaya, Asia n’awalala obuteerabira buvo bwabwe. Katikkiro Charles…

Uganda Media Association teyenyigira mu byabufuzi – Dr. Andrew Mark Muyanga

Ekibiina ekitaba Abasawo mu Ggwanga ekya Uganda Medical Association kivuddeyo nekisambajja ebibadde bitambuzibwa nti kyavuddeyo okulwanirira musawo munaabwe…

Kyonna ekituuka ku Besigye Museveni ggwe avunaanyizibwa – Famire ya Besigye

Aba Famire ya Lt. Col. Dr. Kizza Besigye bavuddeyo nebategeeza nga bwebafunye okusaba okuva eri ekitongole ky’amakomera ekya…

Omulimu gwokuzzaawo Amasiro gutuusu mu mitendera egisembayo

Omulimu gw’okuzzaawo Amasiro g’e Kasubi gutuuse ku mitendera egisembayo, Ssaabasajja musiimu n’omulimu ogukoleddwa. Okuddaabiriza kabuyonjo, oluggya omusimbwa e…

H.E atongozza Mirama-Kabale Substation

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni atongozza Mirama-Kabale 132KV Substation eno nga yawemmense obukadde bwa ddoola 83.75 nga yazimbiddwa Ceylex…

Bobi Wine amazaalibwa agakulizza mu Ddwaliro e Nkozi gyebamuzaalira

Pulezidenti wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Ku Lwokutaano nga, 12 February 1982 mu…

Bannamawulire babasomesa ‘ethics’? – IGG Beti Kamya

Kaliisoliiso wa Gavumenti Beti Kamya Turwomwe avuddeyo; “Wiiki ewedde ku Bbalaza nagenda ku Media Center okujjukiza abakozi ba…

Poliisi eyodde 20 e Kakiri oluvannyuma lwokuba essimu ya DPC

Abavubuka abasoba mu 20 bebayoleddwa Uganda Police Force mu kikwekweto kyekoze mu kiro ekikeesezza olwaleero nga kigambibwa nti…