Nkyalidde Besigye nemusaba addemu okulya – Minisita Baryomunsi

Minisita avunaanyizibwa ku kulungamya Eggwanga nebyamawulire Dr. Chris Baryomunsi avuddeyo ku mukutu gwe ogwa X nategeeza nga bwakyalidde ku Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye olwaleero e Luzira mu Kkomera nga n’Abasawo be babaddewo. Ono ategeezezza nti amuwadde amagezi era namusaba addemu okulya emmere nga Gavumenti bwekola entegeka ekyuusa omusango ggwe okugutwala mu Kkooti eyabulijjo okuva mu Kkooti y’amaggye.

I have just visited Col Dr Kiiza Besigye at Luzira prison in the presence of his personal doctors. I have given him counsel and asked him to resume taking food as the government fast tracks the transfer of his case from the court martial to a civil court.
#ffemmwemmweffe

Leave a Reply