Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 310 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM
News

Abasuubuzi ku luguudo lwa Mbiriizi-Mateete-Ssembabule batabuse lwa nfuufu

August 1, 2023 · Mubiru Ali
Abasuubizi ku luguudo lwa Mbiriizi-Mateete-Ssembabule bawaliriziddwa okuggalawo bizineesi zaabwe olw’enfuufu ensusse mu luguudo.
Bano bavuddeyo nebategeeza nga bwebagenda okwekalakaasa, nga balumiziriza ekitongole ekivunaanyizibwa ku nguudo mu Ggwanga ekya Uganda National Roads Authority okuyiwa ettaka mu luguudo mu kifo kya marrum.
UNRA yo etegeezezza nti okusomoozebwa abatuuze kwebayitamu ekumanyiiko wabula n’ekiteeka ku motoka empitirivu zegamba nti zikozesa oluguudo luno.