Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Awali Omukka
Now Playing · 273 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Tag: news

Kkooti ekalize Omusumba Sserubiri eyatta omwana ow’emyaka 4

Kkooti Enkulu e Jinja ng’ekulirwa omulamuzi, Winfred Nabisinde esindise omusumba Peter Joseph Sserubiri asumba ekkanisa ya Deliverance and…

KCCA ekutte eyakube olukomera ku luguudo lwa Train

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku Kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA kivuddeyo nekitegeeza nga bwebatuuseeko mu kifo…

Omubiri gwa Mzee William (NUP) gutuusiddwa mu Ggwanga

Olunaku olwaleero omubiri gwa Munnakibiina kya National Unity Platform, Mzee William Byarugaba ngono yabadde akulira ekiwayi ky’abakadde mu…

Poliisi e Luweero ekutte omukazi asazeeko omusajja obulago lwa nnusu 6000

Uganda Police Force e Luweero ekutte omukazi ategeerekeseeko erya Namanya ow’emyaka 33 nga kigambibwa nti yasazeeko Moses Bakka…

Abakwatibwa ku bya bbomu terunaggwa

Omulamuzi wa Kkooti y’e Nabweru ataddewo olwa 15-August ng’olunaku lwagenda okuweerako ensala ye ku bantu abagambibwa okubeera abatujju…

Tulina okulwana okununula FDC – Hon. Ssemujju

Omwogezi w’ekibiina ki Forum for Democratic Change – FDC, Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda avuddeyo nakuba ebituli mu alipoota…

Abasuubuzi ku luguudo lwa Mbiriizi-Mateete-Ssembabule batabuse lwa nfuufu

Abasuubizi ku luguudo lwa Mbiriizi-Mateete-Ssembabule bawaliriziddwa okuggalawo bizineesi zaabwe olw’enfuufu ensusse mu luguudo. Bano bavuddeyo nebategeeza nga bwebagenda…

Yogaayoga ayi Ssaabasajja

Ffe – Abakozi, Bannanyini wamu nabaddukanya Leediyo Simba, tuyozaayozza Omwana wa Nabijjano Nnantasibwamuge Nnantetooloolwa Makulagabuganda Muzzaŋŋoma Mwennyango Liisolyampungu…

Pulezidenti Museveni akomyeewo mu Ggwanga

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yakomyeewo mu Ggwanga akawungeezi k’eggulo okuva ku bugenyi obutongole bweyabaddeko obwa wiiki ennamba mu…