Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
News
KCCA ekutte eyakube olukomera ku luguudo lwa Train
August 2, 2023 · Mubiru Ali
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku Kibuga Kampala ekya
Kampala Capital City Authority – KCCA kivuddeyo nekitegeeza nga bwebatuuseeko mu kifo awabadde wakubiddwa ekikomera ku luguudo lw’eggali y’omukka e Namuwongo.
KCCA egamba nti olukomere lusendeddwa nagambibwa okuluzimbawo nakwatibwa ngalindirira kutwalibwa mu Kkooti avunaanibwe.