Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Awali Omukka
Now Playing · 308 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM
News

Kkooti ekalize Omusumba Sserubiri eyatta omwana ow’emyaka 4

August 2, 2023 · Mubiru Ali
Kkooti Enkulu e Jinja ng’ekulirwa omulamuzi, Winfred Nabisinde esindise omusumba Peter Joseph Sserubiri asumba ekkanisa ya Deliverance and Healing Ministry mu kkomera yebakeyo ebbanga ly’obulamu bwe bwonna erisigadde oluvannyuma lw’okukkiriza nti yasaddaaka omwana ow’emyaka 4.
Sserubiri avunaanibwa n’abalala babiri okuli Namaganda ne Ismael Ssekabira nga bano bo bakyegaana omusango guno era okunoonyereza ku musango gwabwe ku kyagenda maaso.