Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Awali Omukka
Now Playing · 307 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM
News

Tulina okulwana okununula FDC – Hon. Ssemujju

August 1, 2023 · Mubiru Ali
Omwogezi w’ekibiina ki Forum for Democratic Change – FDC, Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda avuddeyo nakuba ebituli mu alipoota y’akakiiko akaatekebwawo okunoonyereza ku vvulugu ali mu kibiina kino omuli n’ensimbi ezigambibwa okuyingizibwa mu kibiina okuva ewa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okutabulatabula ekibiina.
Bano bazze balumiriza Pulezidenti w’ekibiina Patrick Oboi Amuriat wamu ne Ssaabawandiisi Nathan Nandala – Mafabi okufuna ensimbi zino.
Ssemujju agamba nti okufa n’obuitanyagwa wiiki ejja bagenda kulangirira olulumba vvomwange ku kitebe kya FDC e Najjanankumbi n’ekigendererwa ekyokununule ekibiina kyaabwe.