Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Awali Omukka
Now Playing · 307 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Tag: news

Pulezidenti Museveni yewuunyizza nti Uganda egula entebe mu Bawalabu

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Tugula ebibajje okuva mu Bawalabu ababeera mu ddungu! Tuyinza tutya okutuula ku ntembe ezigulibwa…

Abalamuzi ba Kkooti Ejulirwamu bakendezza ku kibonerezo ekyaweebwa eyasobya ku mwana

Abalamuzi 3 aba Kkooti Ejulirwamu okuli Richard Buteera, Irene Mulyagonja ne Eva Luswata awatali kwesalamu bakkiriza okukendeeza ku…

Pulezidenti Museveni akalambidde ku kiragiro kyobutatema miti

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni azzeemu okukkaatiriza ekiragiro kye ekitangira abantu okutema emiti okukolamu embaawo n’okwokyaamu amanda. Museveni agamba…

NUP eduukiridde abafiiriddwa abantu baabwe e Kasenyi

Olunaku olwaleero Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya akyaddeko ku mwalo gw’e Kasenyi okukungubagira awamu n’abantu…

Muweeyo ettaka eri Gavumenti ebazimbireko ennyumba – Hon. Namuganza

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka n’enkulaakulana y’ebibuga, Namuganza Persis asabye abantu abawangaalira mu bifo by’enzigotta okwaniriza…

Nandaka akalulu keyategeka kaali ka kiyita mu luggya – Ssemujju

Omubaka wa Kira municipality, Ibrahim Ssemujju Nganda avuddeyo nasekerera engeri Ssaabawandisi wa Forum for Democratic Change – FDC,…

Genda okole ekibonerezo ekyakuweebwa – Kkooti Ejulirwamu

Abalamuzi ba Kkooti Ejurirwamu okuli; Omumyuuka wa Ssaabalamuzi Richard Buteera , Omulamuzi Irene Mulyagonja ne Eve Luswata bagobye…

Abavubi 2 bafiiridde mu Nnyanja mu Amolatar

Kitalo! Abavubi babiri okuli Moses Omara ne Innocent Oron ku mwalo gwe Nalubwoyo mu Disitulikiti ye Amolatar bafiiridde…

Kitalo! Abantu 20 bafiiridde mu nyanja

#Kitalo! Abantu 20 bebagambibwa okuba nga bagudde mu mazzi, oluvannyuma lw’eryato eryetissi ly’emigugu bweribbidde ku mwalo gwe Nsazi…