Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 238 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Genda okole ekibonerezo ekyakuweebwa – Kkooti Ejulirwamu

August 3, 2023 · Mubiru Ali
Abalamuzi ba Kkooti Ejurirwamu okuli; Omumyuuka wa Ssaabalamuzi Richard Buteera , Omulamuzi Irene Mulyagonja ne Eve Luswata bagobye okujulira kweyali omukulu w’essomero lya Kaaso Primary School, Kyaato mu Disitulikiti y’e Mubende Goefrey Byakatando kweyateekayo ngawakanya ekibonerezo kyokusibwa emyaka 22 oluvannyuma lwokusingisibwa omusango gwokusobya ku baana 2.
Kigambibwa nti nga 16-September-2009, Byakayonda yekakatika ku baana 2 okuli ow’emyaka 6 n’owemyaka 7.