Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 237 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Kitalo! Abantu 20 bafiiridde mu nyanja

August 2, 2023 · Mubiru Ali
#Kitalo!
Abantu 20 bebagambibwa okuba nga bagudde mu mazzi, oluvannyuma lw’eryato eryetissi ly’emigugu bweribbidde ku mwalo gwe Nsazi mu disitulikiti ye Mukono.
Eryato lino kigambibwa nti libaddeko abantu 30 okuva e Kyamuswa mu Kalangala nga lidda Kasenyi mu Wakiso mu kiro ekikeesezza olwaleero.
Kigambibwa nti obuzibu buvudde ku muyaga ogwabadde omungi era wano omugoba yalwanye okulitwala ku mwalo gwe Nsazi naye neriyingiramu amazzi era neribbira.
Poliisi y’oku mazzi n’ebitongole ebikuumaddembe batandise dda okunoonya abayinza okuba nga bawonyewo.