Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 238 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Nandaka akalulu keyategeka kaali ka kiyita mu luggya – Ssemujju

August 3, 2023 · Mubiru Ali
Omubaka wa Kira municipality, Ibrahim Ssemujju Nganda avuddeyo nasekerera engeri Ssaabawandisi wa Forum for Democratic Change – FDC, Nathan Nandala – Mafabi gyeyategekamu akalulu k’ekibiina ng’agamba nti mu kalulu ako abalonzi tebaalina wadde kaadi z’ekibiina ate nga tebakozesa lukalala lw’abalonzi.
Ono ayongeddeko nti okwenyigira mu kalulu ako omuntu yali alina okuba nga akkiririza mu Nandala ky’agambye nti akalulu ako yakalimu ye na banywanyi be.