Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 493 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Tag: latest

Ssaabasajja akubirizza abantu be obutawubisibwa lwa byanfuna nabugagga

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n’aweereza abantu be obubaka bw’Amazuukira n’okubeebaza Okusiiba. Ssaabasajja ajjukizza abantu bulijjo…

Hon. Malende awadde b’e Kabowa ebyokusiibulukuka

Omubaka omukyala akiikirira Disitulikiti y’e Kampala Munnakibiina kya National Unity Platform Shamim Malende olunaku olwaleero agabidde Abasiraamu ebyokusibulukukirako…

Enkola y’ekibiina enaku zino yakuyita ku mutimbagano? – Hon. Mpuuga

Hon. Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo nayanukula ku kiwandiiko ekitambuzibwa nti kyawandiikiddwa Pulezidenti wa National Unity Platform Hon. Kyagulanyi…

Hon. Mpuuga yandivuddeyo ng’omukulembeze ow’ekitiibwa – Hon. Karuhanga

Hon Gerlad Karuhanga; “Omusingi guba musingi. Ndowooza Mpuuga yakoze ensobi. Ndowooza yetaaga okukiriza nti yakoze ensobi akikirize nti…

Ramathan Ggoobi alina okutwetondera – Hon. Ssewungu

Omubaka akiikirira Kalungu West, Hon. Joseph Ssewungu Gonzaga aleese ekiteeso mu Palamenti ngayagala omuteesiteesi omukulu owa Minisitule y’ebyensimbi,…

Omubaka Bwanika ayagala NUP eveeyo eyogere weyimiridde ku kyebisiyaga

Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform akiikirira Kimaanya Kabonera Hon. Abed Bwanika avuddeyo nawandiikira Nampala w’Ababaka b’oludda oluwabula…

Twejjusa okwongera omusolo ku diapers – Babaka ba Palamenti

Ababaka ba Palamenti bavuddeyo nebejjusa okuyisa enongosereza ku musolo ku diapers, nga baali balowooza zaali zikozesebwa okutumbula ebisiyaga…

Anderson Burora ategeezezza nti agenda kulekulira

RCC wa Lubuga eyawummuzibwa Anderson Burora avuddeyo nasaba awummule emirimu mu butongole. Okusinziira ku Burora agamba nti okumuwummuza…

Nga lwaki musala ssente za Palamenti ebitundu 50 ku 100 – Sipiika Among

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anitah Among avuddeyo nawakanya ekiteeso kya Minisitule y’ebyensimbi ekyokusala embalirira ya Palamenti ebitundu 50…