Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 97 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
Archive

Tag: latest

URA yetaaga obuwumbi 30 okuzimba ettendekero

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kusolooza omusolo mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority (URA) kivuddeyo nekitegeeza Palamenti nga bwekyetaaga obuwumbi…

Omulabirizi we Luwero omuggya Wilson Kisekka akyaddeko embuga

Omulabirizi we Luwero omuggya Wilson Kisekka akyaddeko embuga n’olukiiko lwakulembera nalwo obulabirizi buno Abadde wamu ne Mukyala we,…

Koffi Olomide ayagala kwesimbawo ku kifo kya Senate

Omuyimbi Koffi Olomide nga amannya ge amatuufu ye Antonie Abgepa 68, avuddeyo nategeeza nga bwagenda okwesimbawo ku kifo…

Electoral Commission eyagala obukadde 500 okutegeka okusabira akalulu ka 2026 kabeere ka mirembe

Ababaka abatuula ku Kakiiko ka Palamenti aka Legal & Parliamentary Affairs Committee bavuddeyo nebawakanya ekya Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde…

Poliisi etandise okunoonyereza ku bigambibwa nti waliwo emmere eyasangiddwamu ebitundu ebyekyaama

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nakakasa nga Poliisi bweyatadise edda…

Omubaka Malende asiibuludde Abayisiraamu e Katwe Kinyolo

Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina kya National Unity Platform Shamim Malende olunaku lweggulo yasiibuludde Abasiraamu ku Muzigiti gwa…

Bwosobya ate towaganyala buwaganyazi – Ssaabasumba Ssemogerere

Ssaabasumba Paul Ssemogerere: “Tusonyiwagane, teri atakola nsobi, ffena twonoona, ate bwetuba twonoonye tuleme kuwaganyala kusigala waggulu, tukakane tutegeere…

Sipiika wa Palamenti akulembeddemu Ababaka okugenda e Mengo

Sipiika wa Palamenti Anitah Among, omumyuuka we Thomas Tayebwa, Ssentebe w’Ababaka ba Palamenti abava mu Buganda Muwanga Kivumbi…

Poliisi ekutte eyabbye emmwaanyi e Mityana

Ttiimu ya Uganda Police Force eya K-9 e Mityana yayitiddwa oluvanyuma lw’omutuuze omu Kayima Madi omutuuze ku kyalo…