Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 104 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Koffi Olomide ayagala kwesimbawo ku kifo kya Senate

April 2, 2024 · Mubiru Ali

Omuyimbi Koffi Olomide nga amannya ge amatuufu ye Antonie Abgepa 68, avuddeyo nategeeza nga bwagenda okwesimbawo ku kifo kya Senate okukiikirira Sud-Ubangi mu North-West Congo mu kalulu akagenda okubaawo nga 22 April nga wakukwatira ekibiina kya AFDC-A.
Mu 2022, Koffi Olomide yalondebwa Pulezidenti Felix Tshisekedi nga Ambassador wa buwangwa bwa Congo.