Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 656 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Archive

Tag: latest

Amama Mbabazi ne mukyala we bajaguza emyaka 50 mu bufumbo

Eyaliko Ssaabaminsita wa Uganda Rt. Hon. John Patrick Amama Mbabazi ne Mukyala we Jacqueline Mbabazi olunaku olwaleero bajaguzza…

Abakozi 2 okuva ku Disitulikiti e Rakai bakwatiddwa

Deputy IGG, Anne Twino Muhairwe, olunaku lw’eggulo yalagidde Uganda Police Force okukwata Rose Yawe, Principal HR ne Aaron…

Abantu 3 bakwatiddwa ku bigambibwa nti benyigidde mukusaddaaka abaana 2 e Kiboga

Omwogezi wa Uganda Police Force mu ttundutundu lya Wamala Kawala Rachael avuddeyo nategeeza nga abasirikale okuva mu Crime…

H.E Jessica Alupo atuuse e Rwanda

Omumyuuka w’omukulembeze w’Eggwanga H.E Major (rtd) Jessica Alupo R.E, mutaka mu Kibuga Kigali ekya Rwanda gyagenze okukiikirira Pulezidenti…

Hon. Malende awaddeyo eri Omuzigiti gw’e Kibuli ebyokusiibulukuka

Sheik Hamidi Tamusuza akulembeddemu okusaala Jumah olwaleero ku Muzigiti e Kibuli akalaatidde Abasiraamu okweyambisa enaku zino 10 ezisembayo…

LOP awaddeyo olukalala lw’abawagizi ba NUP abakwatibwa

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Hon. Joel Ssenyonyi awaddeyo olukalala lw’abantu bawagizi ba National Unity Platform abakwatibwa nga tebavunaanibwa…

Balaam enkalala azisaba kusaba kisonyiwo – Hon. Tinkasimire

Omubaka akiikirira Buyaga West Barnabas Tinkasimire avuddeyo nasaba Sipiika amutangaaza, Minisita omubeezi owa abaana n’abavubuka Balaam Ateenyi Barugahara…

Omukulembeze omulungi awuliriza era nateesa ne banne okugonjoola ensonga – Katikkiro

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Ababaka Hon. Mathias Mpuuga ne Hon. Hon Medard Sseggona bakiise embuga okugula emijoozi. Bano…

Abazungu eno nsonga temugiyingiramu – Andrew Mwenda

Andrew M. Mwenda; “Eri mikwano gyaffe mu Mawanga gabeeru: bambi mwesonyiwe ensonga eno. Tubasiima okubeera awamu naffe, naye…