Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 399 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Archive

Tag: latest

NEMA ekutte emotoka zesanze zisomba omusenyu mu Lwera

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku butonde bw’ensi mu Ggwanga ekya National Environment Management Authority (NEMA) Uganda kiboye emotoka, loole wamu…

Pulezidenti wa NUP talina buyinza buyimiriza mu myuuka we – Mathias Mpuuga

Omubaka Mathias Mpuuga Nsamba; “Ndi mmemba wa Commission. Commission yemu eyawa Ababaka ba Palamenti ssente z’emotoka. Balekulira? Ompita…

Pressure 247 aziddwayo ku alimanda mu kkomera e Luzira

Ibrahim Musana aka Pressure 247 eyateekayo obutambi ngavvoola Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II wamu n’abakungu ba Gavumenti…

Poliisi ekutte ababadde babba ssente kuba mobile money

Ekitongole kya Uganda Police Force ekirwanyisa obuzigu obw’emmundu nobutujju ekya Counter Terrorism kizinzeeko ekibinja ky’ababbi ababadde babba ssente…

Tuvumirira ebigambo bya Waiswa Mufumbira – Mugwisa Mwamadi

Obwa Menah bwa Bugweri buvuddeyo nebufulumya ekiwandiiko nga bwetondera Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among olw’ebigambo ebyayogerwa omumyuuka…

Abagambibwa okuvuma Pulezidenti Museveni ku mukolo bakwatiddwa

Bammemba ba Crane Performers 8 bakwatiddwa lwakuweerekereza Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bigambo bimunyomoola ku mukolo gwa Mbabazi gweyategese…

Obwa Menah bwa Bugweri bwegaanye ebyokwetondera Sipiika Among

Obwa Menah bwa Bugweri buvuddeyo nebusambajja ekiwandiiko ekyafulumiziddwa Mugwisa Mwamadi ngatgeeza nga obwa Menha bwa Bugweri webwetondedde Sipiika…

Sagenda mu nkiiko ebweru kuba Akakiiko tekalina ssente – Wangadya

Ssentebe w’Akakiiko akalera eddembe ly’obuntu aka Uganda Human Rights Commission – UHRC Mariam Wangadya yavuddeyo nategeeza Akakiiko ka…

Bwemba ndi kkaada wa NRM lwaki akakiiko bakawa ssente ntono – Mariam Wangadya

Ssentebe w’akakiiko kalera eddembe ly’obuntu aka Uganda Human Rights Commission – UHRC Mariam Wangadya, avuddeyo neyewuunya abagamba nti…