Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 92 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Poliisi ekutte ababadde babba ssente kuba mobile money

April 9, 2024 · Mubiru Ali

Ekitongole kya Uganda Police Force ekirwanyisa obuzigu obw’emmundu nobutujju ekya Counter Terrorism kizinzeeko ekibinja ky’ababbi ababadde babba ssente kuba mobile money ngabakozesa emmundu. Poliisi ngeyambibwako abavuzi ba booda booda esobodde okusalako emotoka ekika kya Noah nnamba UBN360N mwebabadde batambulira ku luguudo lwa Northern Bypass ku nkulungo y’e Naalya okukakana ngekutteko 2 ku babbi 4 ababadde mu motoka eno era nga musangiddwamu ebisawo bya ssente.