Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 90 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Tuvumirira ebigambo bya Waiswa Mufumbira – Mugwisa Mwamadi

April 9, 2024 · Mubiru Ali

Obwa Menah bwa Bugweri buvuddeyo nebufulumya ekiwandiiko nga bwetondera Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among olw’ebigambo ebyayogerwa omumyuuka w’omwogezi wa National Unity Platform Alex Waiswa Mufumbiro mukuziika Munnamateeka Waiswa Ramathan eyafiira mu kabenje. Mufumbiro yasaba Sipiika Among okwesonyiwa Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga alekerawo okumwogerako ebikikinike kuba mukyala wa mirembe era yabesonyiwa.