Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 160 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Obwa Menah bwa Bugweri bwegaanye ebyokwetondera Sipiika Among

April 9, 2024 · Mubiru Ali
Obwa Menah bwa Bugweri buvuddeyo nebusambajja ekiwandiiko ekyafulumiziddwa Mugwisa Mwamadi ngatgeeza nga obwa Menha bwa Bugweri webwetondedde Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among olw’ebigambo ebyayogerwa omumyuuka w’omwogezi wa National Unity Platform Alex Waiswa Mufumbiro mukuziika Munnamateeka Waiswa Ramathan eyafiira mu kabenje. Mufumbiro yasaba Sipiika Among okwesonyiwa Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga alekerawo okumwogerako ebikikinike kuba mukyala wa mirembe era yabesonyiwa.
HRH Nkuutu Samuel Zirabamuzaale ategeezezza nti bbo tebalimanyiiko nti era oyo yenna eyaliwandiise agezaako kwenoonyeza bibye.