Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 732 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Bwemba ndi kkaada wa NRM lwaki akakiiko bakawa ssente ntono – Mariam Wangadya

April 9, 2024 · Mubiru Ali

Ssentebe w’akakiiko kalera eddembe ly’obuntu aka Uganda Human Rights Commission – UHRC Mariam Wangadya, avuddeyo neyewuunya abagamba nti ku mulembe gwe nga Ssentebe akakiiko keyoleso nnyo nga akawagira ekibiina kya National Resistance Movement – NRM nategeeza nti singa kibadde kityo akakiiko kandibadde kaweebwa ensimbi ezimala okukola emirimu nti naye tazirabako nga kyebasigalira kusabiriza mu bagabirizi b’obuyambi. Ono yewuunyizza abagamba nti kkaada wa NRM so nga gwebayita kkaada wa NRM Gavumenti ya NRM emuwa obukadde 400 bwokka okutambuza emirimu gy’Akakiiko.