Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
News
LOP awaddeyo olukalala lw’abawagizi ba NUP abakwatibwa
April 4, 2024 · Mubiru Ali
Akulira oludda oluwabula Gavumenti Hon. Joel Ssenyonyi awaddeyo olukalala lw’abantu bawagizi ba National Unity Platform abakwatibwa nga tebavunaanibwa nga wamu n’abo ababuzibwawo olwasabiddwa Minisita Balaam Barugahara. LOP Ssenyonyi ategeezezza nti aleese olukalala luno Gavumenti ereme kuddamu kwekwasa.