Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 321 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Poliisi etandise okunoonyereza ku bigambibwa nti waliwo emmere eyasangiddwamu ebitundu ebyekyaama

April 2, 2024 · Mubiru Ali

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nakakasa nga Poliisi bweyatadise edda okunoonyereza ku mmere egambibwa okuba yasangiddwamu ebitundu by’ekyaama ebyomwana omulenzi. Luke ategeezezza nti emmere yakwasiddwa dda abakugu okuzuula oba nga ddala bino bitundu bya kyaama ebyomuntu. Ayongeddeko nti omukyala nannyini kirabo ekitundu emmere wamu n’omukyala omulala aweereza bakwatiddwa wabula nebayimbulwa ku kakalu ka Poliisi.