Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 99 listening Simba FM Live
Archive

Tag: latest

Sipiika wakukulemberamu Ababaka okugenda embuga okugula emijoozi gy’emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anitah Among avuddeyo nalangirira nga Palamenti bwerina enteekateeka ngenaku zomwezi 2, April 2024 okukyalako…

Ebyavudde mu kugolola ebigezo ebyatuulibwa abasomesa ba P7 e Nakaseke bifulumye

Ebyakava mu kugolola ebigezo ebyaweebwa abasomesa ba Pulayimale mu Disitulikiti yโ€™e Nakaseke biraga nga omusomesa eyasinze bweyafune 97%…

PPS Omona awaddeyo offiisi mu butongole

Abadde Principal Private Secretary (PPS) wa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni nga kati yalondeddwa ku bwa Minisita omubeezi avunaanyizibwa…

Bannakibiina kya NUP bakyadde e mbuga

Katikkiro Charles Peter Mayiga asisinkanye akulira oludda oluvuganya Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform Joel Ssenyonyi ne Ssaabawandiisi…

Gavumenti eyagala Palamenti eyise ekiragiro ekisonyiwa abasuubuzi emisolo

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku nsonga z’ebyensimbi Henry Musasizi, avuddeyo nasaba Palamenti ekirize okusonyiwa abasuubuzi omusolo oguwereza ddala obwesedde…

Katikkiro asisinkanye Bannakibiina kya NUP

Katikkiro Charles Peter Mayiga ategeezezza Bannakibiina kya National Unity Platform nti Mmengo eyaniriza buli muntu awatali kwawula mu…

Abasiraamu babakubye emiggo e Kololo

Abasiraamu abeyiye ku Kisaawe e Kololo okufuna ebintu byokusiibulukuka ebibaweereddwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bavuddeyo bekokkola enkola egobereddwa…

Sipikka ebya NUP okugoba Mpuuga abigobye

Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anitah Among avuddeyo nalemesa ekibiina kya National Unity Platform okuggyayo Omubaka Mathias Mpuuga Nsamba…

Omubaka Malende aduukiridde abasuubuzi b’omukatale e Nakawa

Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Shamim Malende adduukiridde abasuubuzi b’omu katale e Nakawa…