Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 174 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM
News

Omubaka Malende aduukiridde abasuubuzi b’omukatale e Nakawa

March 26, 2024 · Mubiru Ali
Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Shamim Malende adduukiridde abasuubuzi b’omu katale e Nakawa n’eminwe gyamabaati 40. Bano bamunnyonyodde okusomoozebwa kwebayitamu naddala nga ekitongole ekitwala ekibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA kyebagamba nti kyagala kweddiza katale kaabwe.
Bano era bagamba nti ssentebe waabwe Mudas Joseph yakwatibwa nga ali Luzira ku nsonga ezitategeerekeka.