Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 107 listening Simba FM Live
News

Omubaka Bwanika ayagala NUP eveeyo eyogere weyimiridde ku kyebisiyaga

March 28, 2024 · Mubiru Ali

Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform akiikirira Kimaanya Kabonera Hon. Abed Bwanika avuddeyo nawandiikira Nampala w’Ababaka b’oludda oluwabula Gavumenti Hon. John Baptist Nambeshe ngayagala aveeyo eyita olukiiko bakubaganye ebirowoozo ku nsonga y’ekibiina kya NUP wekiyimiridde ku nsonga y’ebisiyaga. Ono ezimu ku nsonga zawadde agamba nti Pulezidenti wa NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine nti enaku zino engoye zayambala ziri mu langi zabasiyazi.