Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 136 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Anderson Burora ategeezezza nti agenda kulekulira

March 28, 2024 · Mubiru Ali
RCC wa Lubuga eyawummuzibwa Anderson Burora avuddeyo nasaba awummule emirimu mu butongole.
Okusinziira ku Burora agamba nti okumuwummuza kuleeseewo embeera etali nnungi mu Offiisi ya Pulezidenti ne Gavumenti. Ategeezezza nti okusaba okumuwummula agezaako kwewala kwongera kwonoona kitiibwa kyabwe.