Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 109 listening Simba FM Live

Ssaabasajja akubirizza abantu be obutawubisibwa lwa byanfuna nabugagga

March 29, 2024 · Mubiru Ali
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n’aweereza abantu be obubaka bw’Amazuukira n’okubeebaza Okusiiba.
Ssaabasajja ajjukizza abantu bulijjo okunywerera mu ebyo byebakiririzaamu baleme kuwubisibwa n’okwegaana bantu bannaabwe olw’ebyenfuna n’obugagga nga Petero bweyegaana Yezu ne Yuda bweyalya mu Yezu olukwe.
Ssaabasajja awunzise akubiriza abantu okugula emijoozi n’okujja mu Lubiri nga 7 April okudduka olw’ekigendererwa eky’okukungaanya obuyambi obwetaagibwa mu bungi mu kulwanyisa Mukenenya.