Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 105 listening Simba FM Live
News

Hon. Malende awadde b’e Kabowa ebyokusiibulukuka

March 29, 2024 · Mubiru Ali
Omubaka omukyala akiikirira Disitulikiti y’e Kampala Munnakibiina kya National Unity Platform Shamim Malende olunaku olwaleero agabidde Abasiraamu ebyokusibulukukirako ku Muzigigiti gwa Kabowa Diniya. Abawadde enkota z’amatooke 70 ne kiro z’omuceere 200.
Ono oluvannyuma asisinkanye Abakyala neboogerezeganya ku naonga ezenjawulo. Bano bamutegeezezza ku bizibu byebasanga mu kitundu kyabwe omuli ne kasasiro asusse.