Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
ON NOW Ekiggunda
Now Playing · 158 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
Archive

Tag: latest

Dr. Byarugaba agaaniddwa okweyimirirwa ne banne

Eyali Executive Director w’Eddwaliro lya Mulago National Refferal Hospital Dr. Byarugaba Baterana ne banne bwebasindikibwa ku alimanda bakomezeddwawo…

NEMA ekalambidde tewali muntu agenda kusasulwa lwakusengulwa mu Lubigi

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kukuuma obutonde bwensi ekya National Environment Management Authority (NEMA) Uganda kivuddeyo nekikomba kwebaza eriibwa nti…

Waliwo abantu 4 ababadde bafuna omusaala gwa UBC nga sibakozi baayo – COSASE

Winston Agaba, Managing Director wa Uganda Broadcasting Corporation avuddeyo nategeeza Ababaka abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akalondoola ebitongole…

Kitalo! Omuvubuka atemyeeko nnyina omutwe e Kanyanya

Kitalo! Omuvubuka Ssali Samuel 30, yakidde Nnyina Namutebi Florence 60, ngabadde mutuuze w’e Kanyanya namutta. Kigambibwa nti Ssali…

Mwali temulaba okuzimba mu ntobazi? – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Mpulidde abantu nga bagamba nti National Environment Management Authority (NEMA) Uganda yaliruddawa nga bazimba.…

Ababaka ba NRM 3 basindikiddwa ku alimanda mu Kkomera e Luzira

Ettuntu lyaleero Akakiiko akalwanyisa enguzi n’obukenuzi okuva mu maka g’Omukulembeze w’Eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House…

Bannamawulire 2 basindikiddwa e Luzira lwakuwandiika mawulire nga tebalina layisinsi ya UCC

Bannamawulire 2 basimbiddwa mu Kkooti olunaku olwaleero nebasindikibwa ku alimanda mu kkomera e Luzira lwakuddukanya mikutu gy’amawulire ku…

Abawangula ebintu ebyenjawulo mu Neyimbira Byange 2024 bakwasiddwa ebirabo byabwe

Abawanguzi mu Nsi ya Neyimbira Byange 2024 olunaku olwaleero bakwasiddwa ebirabo byabwe mu butongole. Eyakwata ekyokubiri akwasiddwa Piki…

Poliisi yezoobye n’abavubuka ba PLU ku Kkooti e Nakasero

Uganda Police Force egaanye abawagizi b’Omubaka Micheal Mawanda ababadde bambadde Tshirt eza PLU okuyingira ku Kkooti evunaana abali…