Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 376 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM
News

Mwali temulaba okuzimba mu ntobazi? – Pulezidenti Museveni

June 21, 2024 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Mpulidde abantu nga bagamba nti National Environment Management Authority (NEMA) Uganda yaliruddawa nga bazimba. Lwaki NEMA teyabagaana. Ggwe tolina maaso kulaba nti wozimba lutobazi? Ggwe kenyini! Tewetaaga NEMA! Ani atamanyi lutabazi?! Lwaki oyagala NEMA yeba ekuyimiriza gyoli oli musiru!? NEMA nebweba nga esooba mu mirimu gyayo, tosobola kugamba nti nga bwebatakola mulimu gwabwe katufe, nedda! Yadde tebakakola mulimu gwabwe kati kekaseera bagukole. Kati ggwe atali mulalu wajja otya okubeera mu lutobazi, wetaaga kutwala Butabika, wali tolina maaso?! Tewalina maaso?!”