Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 151 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Tag: latest

Bannayuganda batuwagira naye Bannabyabufuzi bbo bagulaba nga mukisa – ED NEMA

Executive Director wa National Environment Management Authority (NEMA) Uganda Dr. Barirega Akankwasah; “Bannayuganda bawagira emirimu gyaffe nebigenda mu…

NEMA egamba nti beyasenda mu Lubigi mu tteeka bebalina okuliwa obukadde 600 buli omu mu tteeka

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kukuuma obutonde bw’Ensi kya National Environment Management Authority (NEMA) Uganda kivuddeyo nekiwakanya ekiteeso ky’Ababaka ba…

Dr. Byarugaba ayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti

Kkooti ewozesa abali benguzi nabalyaka ekirizza eyali Executive Director wa Mulago National Referral Hospital Dr. Byarugaba Baterana okweyimirirwa…

Mbadde manyi kati Bannayuganda bali eyo mu bukadde nga 48 oba 49

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni: “Baali babuuza ebibuuzo bingi. Kyatutwalira essaawa 2 nze ne Maama n’abantu bange okwanukula ebibuuzo…

Bannayuganda baweze obukadde 45 mu emitwalo 90 – UBOS

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bibalo mu Ggwanga ekya Uganda Bureau of Statistics – UBOS olwaleero kifulumizza ebyava mu kubala…

Omubaka waffe Namujju yali abbira ffe – Kitatta Ibrahim Almalik LC5 Lwengo

Kitatta Ibrahim Almalik Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM nga ye Ssentebe wa LC5 owa Disitulikiti y’e…

Ambulance etomedde abantu ku Northern Bypass

Emotoka agafemulago eya Kkampuni ya City Ambulance etomedde booda booda okubadde kutambulira abakuumi ba kkampuni ya Dom Security…

Abobuyinza bagaddewo essomero e Kayunga lwabutaba nabisaanyizo

Abobuyinza mu Disitulikiti y’e Kayunga wamu nabakungu okuva mu Minisitule y’Ebyenjigiriza bagaddewo essomero lya Buyobe CU Primary School…

Ssekikubo ne banne kati bagenda kugenda mu Constituency okunoonya emikono

Ababaka ba Palamenti abakulemberamu okukuŋŋaanya emikono gy’ekiteeso ekiggya obwesige mu ba Kkamisona ba Palamenti 4 abegemulira akasiimo ka…