Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
ON NOW Ekiggunda
Now Playing · 151 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Ssekikubo ne banne kati bagenda kugenda mu Constituency okunoonya emikono

June 24, 2024 · Mubiru Ali

Ababaka ba Palamenti abakulemberamu okukuŋŋaanya emikono gy’ekiteeso ekiggya obwesige mu ba Kkamisona ba Palamenti 4 abegemulira akasiimo ka kawumbi kamu mu obukadde 700 bagamba nti bayiyizaayo enkola endala eyokufuna emikono gy’Ababaka nga kati bakugenda mu bitundu byebakiikirira nga tebasobola kujja mu Palamenti nga bali muluwummula. Kino Ssekikubo yakitegeezezza Bannamawulire nategeeza nti kati bakafuna emikono 167.
Ye Omubaka Muhumuza ategeezezza nti tebagenda kusaba nsako yonna kuva eri Palamenti mu wiiki zino 2 nga batalaaga Eggwanga lyonna. Bano baagala Palamenti ebawe bbaasi ya Palamenti nga erimu amafuta wamu n’okuwa Ddereeva waayo ensako ssaako n’abakuumi.